Omulabirizi wa Busoga, Samson Naimanhe Mukembo ayagala gavumenti ekole ku nsonga eziviirako abasomesa okwediima, basobole okusomesa bulungi omwana w’eggwanga Naimanhe agamba nti singa obwediimo nga buno bugenda mu maaso bwakwongera okuserebya ebyenjigiriza naddala mu kitundu kya Busoga gye bitateredde bulungi. Ono awayizzaamu naffe mu mboozi eyakafubo eyakafubo ngateekateeka okuwummula ku nkomerero y’omwaka guno.
Okutumbula eby’enjigiriza: Omulabirizi Naimanhe ayagala gav’t ekole ku bizibu by’abasomesa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found