Empaka za masomero g’obuvanjuba bwa Africa zakomekerezeddwa sabiiti ewedde nga Kenya yetiise ekikopo kyabona wadde nga Uganda yawangudde ebikopo mu mizannyo ekisinga okuba ekyamaanyi mu mpaka zino.Uganda yawangudde ebikopo mu mupiira gwa balenzi n’abawala ebyawanguddwa aba Bukedea Comprehensive ne St Noa Girls school Zana.
Empaka z’amasomero: Uganga yeeriisizza nkuuli mu mupiira gw’abalenzi n’abawala
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found