Minisitule ye kikula ky’abantu etubuulidde nti eri mu kaweefube wa nkola ezinaayitwamu okulungamya enkuza y’abaana. Mu nkola eno , kijja kuba kikakata ku buli muzadde okuffissangawo akaddde eri abaana baabwe,kibayambe okkulira mu nnono n’empisa z’omubantu.Bano bagamba nti abazadde bangi eky’enkuza y’abaana kati baakirekera bakozi b’awaka.