Abazannyi b’ebikonde abasoba mu lusaanvu okuva mu kiraabu kikumi bebeetabye mu mpaka za batandika omuzannyo guno ezimanyiddwa nga National Novices ezijidwaako akawuwo olunaku lwaleero e Lugogo.Regina Nalujja ayogeddeko nabazannyi abetabye mu mpaka zino olunrundi ogusose kabituwe.