Enfuga y’ebibiina ebingi: Abakugu bagamba nti eggwanga lyali teryetegese bulungi

Olive Nabiryo
1 Min Read

Omwaka guno gyiweze emyaka 20 bukyanga eby’enfuga bya Uganda bikyuka okudda ku nkola y’e bibiina ebingi mu mwaka 2005, nga kino kyasalirwawo mu kalulu ak’ekikungo akaakubwa bannayuganda bonna.

 Kyokka abazze bagobera eby’obufuzi bagamba nti eggwanga lyali teryetegese kimala okuddayo mu nkola y’ebibiina ebingi, nga kino eno y’ensonga lwaki wazze wabaawo okusika omuguwa wakati wa gavumenti efuga n’abavuganya gavumenti.

 Kati bano bateesa nti Uganda bweba ya kutebenkera mu by’obufuzi, enkola y’ebibiina ebingi egwana kuddamu kwekeneenya.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *