Enkuba eyafudembye mu kiro ekyakeesezza olunaku lw’eggulo yalese ab’omuluka gwe Naibowa mu ggombolola ye Butansi mu disitulikiti ye Kamuli, bali mu kusoberwa oluvannyuma lw’okubonoonera ebintu ebyenjawulo omuli ebirime n’amayumba.Emiti gyamasannyalaze mu kitundu kino nagyo gyasigadde ku ttaka so nga waliwo n’abantu abaasimattuse n’ebisago oluvannyuma lw’amayumba okubagwira .