Ttiiyagaasi anyoose mu Kampala nga Poliisi egezaako okukakkanya abasuubuzi abakedde okwekumamu ogutaaka olw’amazzi aganjaalidde mu maduuka gaabwe. Bano embeera eno baginenya ku kuzimba okugenda mu maaso ku mwala gw’e Nakivubo. Abakulu mu kibiina ekigatta abasuubuzi ki KACITA, baagala okuzimba kuno kuyimirizibwa era n’abasuubuzi abafiiriddwa emmaali baliyirirwe.
Enkuba eyonoonye emmaali y’abasuubuzi mu Kampala
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
