“ETTAKA LYANGE BALITWALA”: Musajja mukulu alumiriza omusumba w’ekkanisa y’abalokole

Gladys Namyalo
0 Min Read

Waliwo musajja mukulu ow’emyaka 78 Mu bitundu bye Buloba alaajaana oluvannyumna lw’omusumba omu okutwala ettaka lye n’aliteekako ekkanisa nga akolagana nè Mukyala we omukulu. Ôno wadde nga alina eky’apa ky’ettaka lino, omusumba ono akyagaanidde ku ttaka lino so nga nè mukyala we akalambira nti ettaka lino yaligula era mbu alina n’ekyapa ky’alyo.

TAGGED:
Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *