Abatuuze abawangaalira mu nkambi ye Muhokya eyekiseera basabye gavumenti ekole mangu ku nteekateeka z’okubasengula basobole okwetaaya.Kino kiddiridde munnaabwe okufa wabula nga nawokumuziika baabadde babuliddwawo okutuusa muzirakisa lwe yabajunye namutwala aziikibwe mu disitulikiti ye Mitooma .