SACCO z’ababanguddwa mu by’emikono Museveni aziwadde buwumbi

Gladys Namyalo
0 Min Read

Pulezidenti Museveni aliko obuwumbi kkumi nakamu bwawadde SACCO zaba Makanika mu Kampala, Aboogezi b’okumikolo kko n’ezabayizi ababanguddwa ababanguddwa mu by’emikono wansi w’enteekateeka eyitibwa Presidential Initiative on Skilling Uganda. Abayizi abayise mu nteekateeka eno baludde nga basaba gavumenti ebawe entandikwa era ng’oyinza okugamba nti essaala zaabwe ziddiddwamu .SACCO Zaabwe ziteereddwamu obuwumbi munaana mu obukadde lunaana .

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *