Nga ekibiina ki NRM kirwana bwezizingirire okulaba nga kyezza ettundutundu lya Buganda, banna Kibiina amakanda leero bagasimbye mu bizinga bye SSESE mu district ye Kalangala okumatiza abaayo okuddamu okwesiga ekibiina kyabwe babalonde mu kalulu ka 2026.Abatuuze abawangaalira erudda eno beeyambisizza omukisa guno okwogera ku bibaluma .