OBUWAGIZI ERI NRM: Abavubuka b’e Mbale batongozza kaweefube w’okusaggula obululu

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abavubuka okuva mu Kibiina ki NRM e Mbale batongozza kaweefube w’okusaggulira Yoweri Museveni akalulu kko n’abo abakwatidde ekibiina bendera ku bifo by’obukulembeze mu kitundu kino. Kaweefube ono agendereddwamu okulaba nga Museveni awangulira waggulu mu kitundu kino ssaako okunyweza obuwagizi bw’ekibiina. Ye amyuka Ssentebe wa NRM mu Buganda Haruna Kasolo yabadde mu disitulikiti ye Kyotera ngafalaasira abaayo okuwagira ekibiina mu kalulu ka 2026.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *