Abayizi ba S4 ab’oku Cream Field bakizudde nti tebaawandiisibwa kutuula bigezo

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Ngebula ssaawa mbale ebigezo bya siniya eyokuna bitandike, waliwo abayizi ku ssomero lya Cream Field Vocational erisangibwa e Nakifuma mu district ye Mukono abakitegedde nti tebaawandiisibwa kutuula bigezo bino. Embeera eno eviiriddeko abayizi okuzirika ekirese nga bazadde baabwe basobeddwa. Bano basabye ekitongole kyebigezo ekya UNEB kibeeko engeri kye kibayamba, abaana baabwe baleme okufiirwa omwaka guno.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *