Pulezidenti wa NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu asabye bannakibiina kyakulembera okwewala ebikolwa ebikolwa eby’effujjo naddala ku lunaku lw’anaasunsulwa okuvuganya ku ky’obukulembeze w’eggwanga. Okwogera bino Kyagulanyi abadde ku mukolo gw’abavubuka ku Ekeleziya ya St Peters e Nsambya.