Kkooti enkulu mu kampala eragidde government y’akuno ereete bannansi be ggwanga ly’e Kenya babiri okuli Bob Njagi ne Nicholas Oyo nga balamu oba bafu. Ababiri bano baabuzibwawo nga lumu omwezi guno era nga baali ku kkampeyini za Robert Kyagulanyi Ssentamu eyeesimbyewo kubwa pulezidenti ku kaadi ya NUP.
Kkooti eragidde gavumenti ereete bannakenya abaawambibwa nga balamu oba bafu
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found