Abantu mwenda be baggyiddwako bendera ya NUP ku bifo by’obubaka bwa Palamenti oluvannyuma lwakakiiko k’ekibiina okutunula mu kwemulugunya okwassibwayo ng’olukalala olusooka lufulumye. Abamu ku bano bava mu Buganda so ngabataano bava mu bitundu by’e Buvanjuba. Ssaabawandiisi w’ekibiina kino David Lewis Rubongoya agamba nti abamu ku baggyiddwako kaadi bazuuliddwa nga tebalina bisaanyizo byetaagisa.
Aba NUP 9 baggyiddwako kkaadi, ziweereddwa balala
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found