Mao agamba manifesito ya DP bajja kugituukiririza mu babaka ba palamenti

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akulira ekibiina ki Democratic Party Norbert Mao ayanjudde manifesto ababaka ba Palamenti abakikwatidde bendera kwebagenda okusinziira okumatiza abalonzi babayiire akalulu. Ebimu ku Mao by’anokoddeyo kwekukendeeza ku beeyi y’amasanyalaze gaagamba nti galemye bannayuganda okwoota olw’ebeeyi yaago, songa n’omuwendo gw’ababaka ba Palamenti wakufuba okulaba nga agukendeeza. Ono atugambye nti newankubadde tebaasimbawo muntu ku bukulembeze bwa ggwanga, kino tekibagaana kubaako bye basuubiza kukolera ggwanga.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *