Mubarak Munyagwa ayongedde okunnyikiza enjiri ye ey’okugoba abagwira

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Mubaraka Munyagwa nga yakwatidde CMP bendera ku bwa pulezidenti leero asiibye mu disitulikiti ye Namutumba gyasinzidde okusaba abaayo okumulonda asobole okubanazaako ennaku gavumenti ya NRM gye bataddemu. Ono era ayongedde okunnyikiza enjiri ye eyokugoba abagwira bonna abali mu ggwanga nga tebalina biwandiiko byetaagisa, so ngate beenyigira mu mirimu egyalejjalejja egyandikoleddwa bannansi.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *