Robert Kyagulanyi asabye ab’e Butaleja okuwagira enkyukakyuka

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akwatidde National Unity Platform bendera okuvuganya ku ky’obukulembeze bw’eggwanga Robert Kyagulanyi Ssentamu olwaleero asiibye mu district y’e Kibuku ne Butalejja nga awenja akalulu. Kyagulanya ayagala bannayuganda bakoppe ebigenda mu maaso mu mawanga amalala agakyusizza obukulembeze mu mirembe nabo bakozese omukisa gwe balina bamuwe obuyinza okukulembera Uganda.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *