Pulezidenti wa Democratic Front Mathias Mpuuga Nsamba agamba nti ekiseera kya Kampeyini z’ababaka wakukikozesa okukuyegera abalina bendera y’ekibiina ku bifo by’obubaka bwa Palamenti basoble okuwangula akalulu. Mu kitundu kyakiikirira era kyavuganyako mu kalulu akajja, Mpuuga ataddeyo abantu bagamba nti basukka mu mutwalo gumu nga be bagenda okumunoonyeza akalulu. Ono ekigendererwa kye kwekulaba ng’ekibiina kino kireeta ababaka abawera mu palamenti.
Mpuuga waakuwenjeza bannakibiina akalulu k’obubaka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
