Yadde ngabakulu mu NRM bazze bategeeza nga bwe batakkiriza bannakibiina kwesimbawo ku bwannamunigina, Minisiter w’ensonga z’ebweru w’eggwanga general Jeje Odong akalambidde ngagamba wakuvuganya ku kifo ky’omubaka wa a Orungo County yadde nga siyakwatidde NRM bendera. Ono ategezeza nga bwayagala okuleka nga ateeseteese bulungi anamuddiria mu bigere kubanga kino kyekisanja kye ekisembayo munsiike y’byobufuzi.
Minisita Jeje Odong akalambidde ku ky’okwesimbawo ku bwannamunigina
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
