Waliwo abantu musanvu abakwatiddwa mu disitulikiti ye Bukomansimbi ne Masaka nga balangibwa kuyuza bipande bya Yoweri Museveni akwatidde NRM bendera ku bwa Pulezidenti.Kyokka aba NUP bakukkulumidde Poliisi okukwasisa amateeka mu ngeri eya kyekubiira kuba nabo ebipande by’abantu baabwe bizze biyuzibwa wabula nga Poliisi tenyega so nga nawamu abapoliisi b’ennyingi bebeeyingira mu kuubiyuza.
7 bakwatiddwa e Masaka ne Bukomansimbi lwa kuyuza bipande bya Museveni
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
