Akwatidde NPP bendera ku bwa Pulezidenti Robert Kasibante agamba nti ngakutte entebe agenda kusookera ku kyakukendeeza ku muwendo gw’ababaka ba Palamenti mu kaweefube w’okutaasa omusimbi ogubasaasaanyizibwako. Ono era asuubizza n’okukendeeza ku musolo naddala ku bintu ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo. Ono leero asiibye Mbale ngamatiza abaayo okumulonda.
Robert Kasibante abasabye ab’e Mbale bamulonde abeeko byakyusa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
