KKAMPEYINI Z’ABABAKA: Aba NRM batandise okwekolamu omulimu, baagala kweddiza Kampala

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Amyuka Ssaabawandiisi wa NRM Rosemary Namayanja agamba nti amaanyi gona bagenda kugamalira ku kulaba butya bwebagenda okuwangala akalulu mu bitundu bye Kampala okulaba nga abawangaaliramu bafuna mu buweereza bwa gavumenti eri mu buyinza. Ono abadde asisinkanye abakulembeze ba NRM mu bitundu bya Kampala okubalambika ku byokunoonya akalulu. Nga bwe gwabadde eggulo, Aba NUP era babadde wamu mu kunoonya akalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *