Waliwo ekibinja kya bannakiina ki NRM abasoba mu 100 baagwa mu kamyufu ka NRM ku mutendera gwa babaka ba Palamenti abatubuulidde nga ssentebe w’e kibiina kyabwe Yoweri Kaguta Museveni bweyabakkiriza okwesimbawo ku bwannamunigina. Bano bagamba nti baasisinkanye Ssentebe w’e kibiina kyabwe ne bamukaabira ennaku gyebaayitamu nga bavuganya mu kamyufu, kwekubaddiramu nabo bavuganya, naddala mu bitundu gy’e basanga nga ab’oludda oluvuganya bamaanyi okubakira. Kyoka abakulu mu kibiina bino babyegaanye nga bagamba nti enzikiriziganya eno tebagimanyiiko newankubadde nga ensisinkano ne pulezidenti bakimanyi nti yaliwo.
OKWESIMBA KU BWANNAMUNIGINA: NRM yeegaanye abagamba nti Museveni tabalinaako buzibu
1 Min Read
Leave a review
Recent Updates
No posts found
