Nandala Mafabi asuubizza okuzzaawo ebibiina by’obweggassi

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akwatidde ekibiina ki FDC bendera mu lwokaano lw’omukulembeze w’eggwanga Nethan Nandala Mafaabi leero asiibye mu kitundu kye Bugisu ne Sebei nga akuyega balonzi beeno bamuwe akalulu mu kulondda kwa 2026. Ono abasuubiza nga bwagenda okufuba okulaba nga azuukiza ebibiina byobwegasi ebyazaawa, kko nokumalawo enkayana ku ttaka ezikosa abatuuze beeno. Kati luno lunaku lwakubiri nga ali mu kitundu kino.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *