Akwatidde ANT Bendera ku bwa Pulezidenti, Gregory Mugisha Muntu asabye abantu b’e Ssembabule bamuyiire obululu mu kulonda okujja asobole okukyusa embeera mwe bawangaalira omuli ebyenjigiriza n’ebyobulamu ebiserebye kko nenguudo embi. Muntu asuubizza n’okulwanyisa enguzi mu gavumenti ye gyagamba nti eviirako bangi obutafuna buweereza bwetaagisa olw’abantu ssekinoomu okwagala okwekkusa bokka.
Mugisha Muntu asuubizza ab’e Sembabule eby’obulamu ebirungi n’enguudo
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
