Ye akwatidde NRM bendera ku bwa pulezidenti Yoweri Museveni leero asiibye mu disitulikiti ye Koboko ne Maracha gy’asabidde abaayo okumulonda asobole okwongera okunyweza obutebenkevu mu ggwanga. Ono era akkaatirizza ebyo ebikoleddwa ngali mu ntebe, omuli enguudo, enteekateeka z’okuggya bannayuganda mu bwavu, amalwaliro n’amasomero.
Museveni asabye ab’e Koboko ne Maracha okuddamu okumuyiira akalulu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
