Essiga eddamuzi litaddewo enkola empya egenda okweyambisibwa mu kwekenenya engeri abalamuzi n’abakozi abalala mu ssiga lino, gyebakolamu emirimu gyabwe. Mu nkola eno empya, n’abantu baabulijjo baakuba n’omwaganya okuwa endowooza zaabwe ku ngeri abalamuzi eb’enjawulo gyebakolamu emirimu.
EKITONGOLE EKIRAMUZI: Waliwo enkola etongozeddwa okulondoola emirimu gy’abakozi
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found