Eyeegwanyiza entebe y’omukulembeze we Ggwanga era nga yaakulembera ekibiina ki Alliance for National Transformation Gen.Gregory Mugisha Muntu olwaleero akalulu akanoonyerezza mu bizinga bye Ssese gy’akungidde abeeno okumuteekamu obwesige bamulonde abakulembere. Muntu atandikidde Bugoma mu gombolola ye Mugoye e Kalangala gy’asuubirizza abaayo okubakolera ku ntambula y’okumazzi saako nokumalawo obulyake obufumbekedde mu ggwanga.
Ab’e Kalangala Mugisha Muntu abasuubizza okutereeza eby’entambula y’okumazzi
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found