Akulira ekibiina ki Alliance for National Transformation Gen. Mugisha Muntu olwaleero alumaze awenja buvujjirizi okuva mu bantu, asobole okutabaala eggwanga nga awenja akalulu akanamutuusa ku bwa Pulezidenti.Ono asiibye atambula ku nguudo z’ekibuga nga asaba abantu bassekinoomu okumukwasizaako mu lutabaalo luno lwayolekedde. Kyoka agambye nti tagenda kugenda munoonya buvujjirizi bweru wa ggwanga, kubanga omulamwa gwaliko gwa kukyusa Uganda.
Mugisha Muntu agamba akyasonda nsimbi zitalaaga ggwanga
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
