Aba NUP baagala poliisi ekozese obwenkanya ku mateeka g’ebidduka mu kampeyini

Gladys Namyalo
0 Min Read

Abakulu ku kibiina ki National Unity Platform banyikaavu olw’engeri Poliisi y’ebiduka gyekwasisaamu amateeka g’okunguudo eri abawerekera abesimbyeewo nebuusa amaaso abalala bonna, amaanyi negateeka ku bbo.Bano okuvaayo kiddiridde Poliisi okulaga obutambi bw’emmotoka zaabwe nga zitisse obubindo,era n’ekakasa nga zonna bwezigenda okuboyebwa.Kati bano bagamba nti bweguba gutyo, ne banaabwe aba NRM emmotoka zaabwe ziboyebwe.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *