‘Alien Skin’ poliisi emukutte ku gwa butemu

Gladys Namyalo
0 Min Read

Patrick Mulwana amanyiddwa ennyo nga Alien Skin olwaleero yeeyanjudde eri abakulira poliisi evunaanyizibwa ku kunoonyereza ku buzzi bw’emisango nabo ne bamukwasa poliisi y’e Katwe okukola sitaatimenti ku by’okukuba Winfred Namuwaya amanyiddwa nga TOP DANCER eyafa omwezi oguwedde. Kino kiddiridde amaloboozi mangi agabadde gava mu nsonda ez’enjawulo nga beebuuza lwaki tannakwatibwa ku misango egigambibwa nti agirinamu omukono.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *