Besigye alidde matereke n’omulamuzi Baguma

Gladys Namyalo
0 Min Read

Olwaleero Dr Kizza Besigye aludde ddaaki n’alabikako mu maaso g’omulamuzi Emmanuel Baguma gwe yalagira edda amuviire mu musango kubanga akukutte ngeri ya gadibe ngalye.Ababiri bawanyisiganyizza ebigambo, ng’omulamuzi Baguma agezaako okumukugira okwogera, ekintu Besigye ne bannamateeka be kye bawakanyizza nga balumiriza nti tekiri mu mateeka.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *