Wuuno Betty Cheptoek y’akwatidde NRM bendera e Kapchorwa

Gladys Namyalo
0 Min Read

Yiino emboozi y’omukyala aliko obulemu eyawangula okukwatira NRM bendera mu kuvuganya ku kifo ky’omubaka omukyala owa district y’e Kapchorwa mu kulonda okubindabinda. Ono mu kamyufu yawangula abadde omubaka Phyllis Chemutai. Omukyala ono Betty Cheptoek, agamba avudde wala naye anaatera okutuuka ku kirooto kye eky’okuba omubaka wa palamenti.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *