Mugisha muntu asabye ab’e Nakaseke ne Luwero obutakombya Museveni kalulu

Olive Nabiryo
0 Min Read

Akwatidde ekibiina kya ANT bendera ku kifo ky’omukulemeze w’eggwanga, Maj. Gen. Mugisha Muntu leero asiibye mu bitundu by’e Nakaseke ne Luwero ng’amatiza abantu okumuwa obululu.

Muntu alumbye munne akwatidde NRM bendera ku kifo ky’ekimu era omukulembeze we ggwanga lino Yoweri Museveni okukozesa ssente, n’amaanyi g’emmuntu okwekuumira mu buyinza.

Era asabye abantu be Luweero obutageza kukombya Museveni ku kalulu kaabwe kubanga tabakoledde ekyo ekibagwanira ng’abamuleeta mu buyinza.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *