Nandala Mafabi ab’e agago abasuubizza okubaggya mu bwavu

Olive Nabiryo
0 Min Read

Oluvannyuma lw’ennaku ttaano ng’atalaaga disituliki ezikola ebintu by’obukiika kkono bwa Uganda, akwatidde FDC bendera Nathan Nandala Mafabi agamba nti akizudde ng’abantu mu kitundu kino beetaaga kununulibwa mu nvuba y’obwavu etuuse n’okubamalamu essuubi.

Mafabi ategeezezza nti obwavu n’empeereza ey’ekiboggwe gyalabye mu kitundu kino tebiyinza kumalibwa na kugabira bantu sente mu nkola ya PDM, Pulezidenti Museveni gyeyeenyumirizaamu.

Bino abyogeredde Agago ne Padel gyasiibye olwaleero.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *