Abawagizi ba Nandala Mafabi balwanaganye n’aba NUP, amasasi ganyoose

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Wabaddewo okukuba amasasi mu disitulikiti y’e Budaka, ab’ebyokwerinda bwe babadde bageezako okutaawuluza akanyoolagano wakati w’abawagizi ba NUP n’aba FDC, Nathan Nandala Mafabi bw’abadde ng’anonya obuwagizi ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga mu disitulikiti eno. Akanyoolagano kano kavudde ku bawagizi ba NUP okuleeta ekipande kya Robert Kyagulanyi mu kifo Mafabi w’abadde ategese olukungaana.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *