Okunoonyereza okuggya kulaze nti wakyaliwo okusosola kungi bw’ekituuka mu kugaba sikaala za gavumenti eri abasomi naddala ezo ez’okusomera wabweru w’eggwanga. Okusinziira ku kakiiko K’obwenkanya ka Equal Opportunities commission akaafulumizza alipoota eno, obusosoze buno businze kukosa bantu b’omu Karamoja, West Nile, Obukiika-kkono newalala. Akakiiko era kakoonye ne ku nsonga y’okusasula abasomesa ba Arts ebyoya by’enswa, kyokka bannaabwe aba sayansi nebasasula kinene nga nakyo bwe kitali kya bwenkanya, kubanga bano bombi basomesa baana ba ggwanga.
Alipoota ku bwenkanya eraze nti waliwo okusosola mu kugaba sikaala
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
