Robert Kyagulanyi asabye ab’e Sembabule okwewala enjawukana mu mawanga

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu asabye abantu be Ssembabule okwewalira ddala enjawukana mu mawanga ng’agamba nti kyekibalemesezza okukolera awamu okwerwanako. Ono abagumizza n’obutatya abeeyita abanene abali mu kitundu kyabwe,nga agamba nti gyebanaakoma okubatya gyebajja okukoma okubaliisa akakanja. Okwogera bino kyagulanyi abadde Ssembabule ng’awenja kalulu k’obwa Pulezidenti.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *