Abakulira amasomero mu bitundu bya Fort Portal ne Kabarole basabye okuwebwa obukuumi obw’enjawulo oluvanyuma lwabalumbaganyi okugeza akookulumba ettendekero ly’abasomesa elya Canon Apollo ku lw’omukaaga lwa wiiki ewedde e Fort Portal. Bano bagamba nti bakolera mu bunkenke olw’ekikangabwa kino,kale nga baagala bwekiba kisoboka bongerwe obukuumi.
OBULUMBAGANYI E RWENZORI: Abamasomero e Kabarole basabye okuweebwa obukuumi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
