Ab’enganda z’abamu ku bantu abaakoze obulumbaganyi ku Barracks za Poliisi e Kasese bawanjagidde gavumenti ebawe emirambo gy’abo abattiddwa basobole okubaziika. Bano ekyabantu baabwe okwenyigira mu bulumbaganyi buno kyabakubye wala era nga batubuulidde nti abamu ku bbo bakulembeze mu kkanisaa Twakyaddeko mu ggombolola ye Buhuhira ngeno abamu ku balumbaganyi gye basibuka.
ABALUMBAGANYI ABATTIBWA: Ab’enganda zaabwe basabye gavumenti ebakkirize okubaziika
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
