Abantu mukaaga be basunsuddwa akakiiko k’eby’okulonda omwezi oguwedde okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Parliament akikirira abantu b’essaza lya Katikamu ey’omubambuka mu District y’e Luwero. Omuwanguzi ku bano asuubirwa ku bantu basatu okuli Denis Sekabira owa NUP, Gaddafi Nassur owa NRM, ne Ronald Ndawula atalina kibiina wabula ng’ayavuganya mu kamyufu ka NRM kyoka nawangulwa. Mu mboozi zaffe eza Tegeera gyolondera leero katutunulire ssaza ly’e Katikamu North mu district y’e Luweero era Herbert Kamoga akukunganyirizza ebirikwatako.
SSAZA LYE KATIKAMU: Embiranye eri wakati wa Ssekabira, Nassur ne Ndawula
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
