Ekigendererwa ky’abantu abaakola obulumbaganyi ku nkambi za Poliisi n’amagye e Bundibugyo ne Kasese negyebuli eno tekinnamanyika, wabula nga Poliisi egamba ekyagenda mu maaso n’ebikwekweto okwongera okubafunza. Tukitegedde nti 19 ku balumbaganyi bano battibwa so nga 40 be bali mu mikono gy’ab’eby’okwerinda. Minisita Omubeezi ow’eby’amawulire Godfrey Kabyanga agamba nti gavumenti malirivu okunyweza emirembe n’obutebenkevu mu kitundu kino ne mu ggwanga lyonna okutwaliza awamu.
Obulumbaganyi e Kasese: Poliisi tennazuula kigendererwa ky’abaabukola
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
