Abadduukirize na kaakati bakyakola butaweera okuzuula abantu abateeberezebwa okuba nga bakyawagamidde mu ttaka elyabumbulukuka neribikka abantu mu disitulikiti ye Bukwo. Kiteeberezebwa ng’abantu abasoba mu 10 bebakyabikkiddwa ettaka, ekyawalirizza minsitule y’ebigwa tebiraze okuweereza amaggye g’eggwanga gayambeko. Mu ngeri y’emu n’abatuuze abali mu bifo ebiteeberezebwa okukosebwa akadde konna, batandise okusengukira mu gombolola ye Moyko ewali akalembereza.
Okuyigulukuka kw’ettaka e Sebei: Kaweefube w’okuzuula abakyawagamidde agenda mu maaso
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
