Okuyigulukuka kw’ettaka kuzzeemu e Kapchorwa ne Bukwo, abalala 7 bafudde

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abantu musanvu be bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu kuyigulukuka kw’ettaka okubaddewo mu kiro ekikeesezza leero mu disitulikiti ye Kapchorwa ne Bukwo. Omu ku bafudde abadde muyizi eyakatikkirwa ku ttendekero lya Mulago School of Nursing and Midwifery. Omuwendo ogwabantu abakafiira mu njega eno gutuuse ku bantu 16 mu bbanga lya nnaku nnya zokka.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *