OKUZZA OBUWAGIZI BWA NRM: Kasolo alabudde bannamunigina, boolekedde okufiirwa ebifo

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Amyuuka Ssentebe wa NRM mu Buganda Haruna Kyeyune Kasolo alangiridde nga ekibiina bwekitagenda kuttira ku liiso munnakibiina yenna aneetantala okwesimbawo ku bwannamunigina. Kasolo agamba nti banna NRM bonna abavuganya ku bwanamunigina balabe ba kibiina abatasaanye kwesembereza. Ono abadde Zirobwe mu nteekateeka ya Buganda ku Museveni gy’akungidde banna Luwero okuwagira abalina bendera y’ekiiina okununula ekitundu eky’abaleeta mu buyinza. Herbert Kamoga y’alina ebikirawo.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *