Akwatidde FDC bendera ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga Nathan Nandala Mafabi ategeezezza abantu b’omukitundu kya Lango nti ekya Jimmy Akena obutawandiisibwa kuvuganya ku bwa Pulezidenti kyakolebwa kagenderere okunafuya abantu b’omukitundu kino. Mafabi asinzidde wano n’asubiza abantu ba Lango nti nsinga bamulonda waakutuukitiza ebyo Akena by’akkiririzaamu, okwogera bino Mafabi abadde awenja obuwagizi mu disitulikiti y’e Oyam.
Ab’e Lango Nandala Mafabi abasuubizza okutuukiriza ebirooto bya Akena
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
