EKIKOOKOLO KU NMG: Ssaabasumba Ssemogerere asabye gavumenti yeekube mu mutima

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Ssaabasumba w’essaza kulu era Kampala Paul Ssemogerere akubide gav’t omulanga okuwewala okulinyirira eddembe lyabannamawulire nga babakugira okusaka amawulire mu ngeri yonna. Okwogera bino asinzidde ku kya bannamawulire ba Nation media group etwaala ne NTV abaawereddwa okusaka amawulire mu palamenti so ng’era tebakkirizibwa na ku mikolo gya mukulembeze w’eggwanga. Ssaabasumba agamba nti abakulu basaanye beekube mu kifuba baleke bannamawulire bakole ogwaabwe.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *