Omukulembeze w’e ggwanga Yoweri Kaguta Museveni asiibye mu disitulikiti ye Terego ne Yumbe nga ajjukiza batuuze beeno nga bwagwana okwongerwa ekisanja ayongere okunyweza ebingi byakoledde eggwanga mu myaka 40 gyagenda okuweza nga akulembera eggwanga lino. Bano ababuulidde nga bwafubye okutereeza eby’entambula nga akola enguudo, kko n’okubawonya entalo ezaali zibatawanya.
Museveni abasuubizza abe Terego okubazimbira eddwaliro ekkulu
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found